RDC we Gulu Omax Omeda alekulide ekyifo kye

1341 Views Soroti, Uganda
RDC we Gulu Hebron Omax Omeda alekulide entebe ye. Omega alekulide ekyifo kye asobole okuvuganya ku kyifo kya sentebe wa disitulikiti ye Soroti ku tiketi ya muvumenti. Akulila ebyokulonda mu disitulikiti ye Soroti Richard Esegu akakasiza nti Omeda ali omu ku 4 abagenda okwesimbawo kubwa sentebe ela nga bagenda kusunsulwamu nkya.

 

Tagged with: rdc